Thursday, 29 November 2012

luganda/English quotes


“Omulimi omubi, avumagana (e)nkumbi”

“ A bad workman always blames his tools”
We often overlook/ignore our failures and weaknesses and blame something else. 

quotes and sayings about lazy people


Analemwa ebbuziokutuga nti lilino lintunulide.




"Omuntu nga analemwa okukola ekintu tabulako kyeyekwasa.'"

Wednesday, 28 November 2012

Anakujja emize ageya nnyoko ng'owulira

"Omukwaano gw'omwana ne mama gwamaanyi nnyo. Bwogeya mama ng'omwana awulira oba wereetera bizibu."

Monday, 26 November 2012



Engalo ensa ziwoomera nyinizo.

"Kiba kirungi okuwa bannaffe ku byaffe."

omubi atavaawo anaaza omulungi emabega

"Omubi bw'abeera n'omulungi ebbanga eddene omulungi alwa edda n'amwagala"